Yobu 18:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)Entiisa emukanga enjuuyi zonna
era n’emugoba kigere ku kigere.
Yobu 20:25
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
25 (A)Akasaale kaliviirayo mu mugongo gwe,
omumwa gwako ogumasamasa gusikibwe mu kibumba.
Entiisa erimujjira.
Yobu 27:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Entiisa erimuzingako ng’amataba;
kibuyaga amutwala ekiro mu kyama.
1 Basessaloniika 5:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 Abantu balirowooza mu mitima gyabwe nti, “Tulina emirembe era tulina obukuumi,” amangwango okuzikirira ne kulyoka kubajjira, ng’okulumwa bwe kujjira omukazi agenda okuzaala omwana; ne batawona n’akatono.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.