Yobu 1:21
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
21 (A)n’agamba nti,
“Nazaalibwa sirina kantu
era bwe ntyo bwe ndiddayo.
Mukama ye yawa era Mukama y’aggyeewo,
erinnya lya Mukama Katonda lyebazibwe.”
Zabbuli 49:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)kubanga bw’alifa taliiko ky’alitwala, wadde n’ekitiibwa kye tekirigenda naye.
1 Timoseewo 6:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Kubanga tetulina kye twajja nakyo mu nsi, era tetuliiko kye tuliggyamu nga tuvaamu.
Read full chapter
Omubuulizi 1:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Omuntu afuna ki mu byonna by’akola,
mu byonna ebimukooya wansi w’enjuba?
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.