Font Size
Omubuulizi 7:8-9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Omubuulizi 7:8-9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Enkomerero y’ekintu esinga entandikwa yaakyo,
n’omugumiikiriza asinga ow’amalala.
9 (B)Tosunguwalanga mangu nga waliwo akusokaasoka,
kubanga obusungu bubeera munda y’abasirusiru.
Yakobo 1:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yakobo 1:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okuwuliriza n’okukola
19 (A)Ekyo mukimanye abooluganda abaagalwa! Buli muntu abeerenga mwangu wa kuwulira, kyokka alemenga kubuguutana kwogera, era alemenga kwanguwa kunyiiga.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.