Okubala 5:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)“Tegeeza abaana ba Isirayiri nti, ‘Omuntu yenna omusajja oba omukazi bw’anaasobyanga eri munne mu ngeri yonna, bw’atyo anaabanga asobezza eri Mukama Katonda, omuntu oyo anaabangako omusango,
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 5:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 Teyali yiyo? Era bwe yamala okutundibwa, teyali mu buyinza bwo? Lwaki ekikolwa ekyo kikujjidde mu mutima gwo? Tolimbye bantu wabula olimbye Katonda.”
Read full chapter
Abakkolosaayi 3:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Temulimbagananga kubanga mweyambulako omuntu ow’edda n’ebikolwa bye,
Read full chapter
Engero 24:28
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
28 (A)Towanga bujulizi bwa bulimba ku muliraanwa wo,
so akamwa ko tekalimbanga.
Okuva 22:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)“Omuntu bw’anaateresanga munne ensimbi oba ebintu bye ebirala, ne bamala babibbira mu nnyumba ye; omubbi bw’anaakwatibwanga anaaliwanga emirundi ebiri.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.