Makko 10:52
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
52 (A)Awo Yesu n’amugamba nti, “Ggenda, okukkiriza kwo kukuwonyezza.” Amangwago omusajja n’azibuka amaaso, n’agoberera Yesu.
Read full chapter
Lukka 7:50
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
50 (A)Yesu n’agamba omukazi nti, “Okukkiriza kwo kukulokodde, genda mirembe.”
Read full chapter
Lukka 17:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 (A)Awo Yesu n’amugamba nti, “Situka weetambulire, okukkiriza kwo kukuwonyezza.”
Read full chapter
Lukka 18:42
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
42 (A)Yesu n’amugamba nti, “Ddamu okulaba. Okukkirizakwo kukuwonyezza.”
Read full chapter
Matayo 15:28
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
28 (A)Awo Yesu n’amugamba nti, “Mukazi watu, ng’okukkiriza kwo kunene! Kale kikukolerwe nga bw’oyagala.” Amangwago muwala we n’awonera mu kiseera ekyo.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.