Luusi 4:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 Obedi yali kitaawe wa Yese,
Yese n’aba kitaawe wa Dawudi.
1 Samwiri 16:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Samwiri Afuka Amafuta ku Dawudi
16 (A)Awo Mukama n’agamba Samwiri nti, “Olituusa ddi okunakuwala olwa Sawulo, ate nga nze sikyamubala kuba kabaka wa Isirayiri? Jjuza ejjembe lyo amafuta nkutume eri Yese Omubesirekemu kubanga nnonze omu ku batabani be okuba kabaka.”
Read full chapter
1 Samwiri 16:18
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
18 (A)Omu ku baweereza n’addamu nti, “Waliwo mutabani wa Yese Omubesirekemu gwe nalaba asobola okukuba entongooli obulungi. Musajja muzira era mulwanyi, ate nga mwogezi mulungi, era alabika bulungi. Ate Mukama Katonda ali wamu naye.”
Read full chapter
1 Ebyomumirembe 2:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 (A)Bowaazi ye n’azaala Obedi ate Obedi n’azaala Yese.
1 Ebyomumirembe 2:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Yese n’azaala
Eriyaabu, eyali mutabani we omukulu; Abinadaabu nga ye wookubiri,
Simeeyi nga ye wookusatu,
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.