Font Size
Abaruumi 9:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Abaruumi 9:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Naye ggwe omuntu obuntu, ggwe ani addamu ng’owakanya Katonda? Ekibumbe kiyinza okubuuza eyakibumba nti, “Lwaki wammumba bw’oti?”
Read full chapter
Zabbuli 143:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 143:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Tonsalira musango,
kubanga mu maaso go tewali n’omu atuukiridde.
Omubuulizi 6:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Omubuulizi 6:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 Buli ekibaawo ky’ateekebwateekebwa dda,
n’omuntu kyali kyamanyibwa,
tewali muntu ayinza kulwana n’oyo amusinza amaanyi,
n’amusobola.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.