Abaruumi 3:21
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Obutuukirivu buva mu Kukkiriza
21 (A)Kale kaakano tutegeere ng’obutuukirivu bwa Katonda tebutuweebwa lwa kugondera Mateeka. Ekyo kikakasibwa Amateeka ne bannabbi.
Read full chapter
Kaabakuuku 2:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)“Laba oyo ow’emmeeme eteri nnongoofu wa kugwa,
naye omutuukirivu aliba mulamu olw’obwesigwa bwe.”
Abaggalatiya 3:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)Kimanyiddwa bulungi nti tewali n’omu Katonda gw’awa butuukirivu olw’okukuuma amateeka, kubanga abatuukirivu banaabeeranga balamu lwa kukkiriza,
Read full chapter
Abaebbulaniya 10:38
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
38 (A)Omutuukirivu wange, anaabanga mulamu lwa kukkiriza,
kyokka bw’adda emabega simusanyukira.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.